Yansasulira
Yesu a’ngamba nti, Ggwe tolina maanyi
Fubanga okusaba, nze nakuwa byonna
Ref
Yansasulira, ebbanja lyonna
Yansonyiwa ebyonoono, Ye yannongosa nze
Ekkubo simanyi, nesiga kisa kyo
Ggwe okulembere, Nkugobererenga
Ggwe ayi Mukama, gw’olina amaanyi
Ku ndwadde y’ekibi, eri mu mutima