Ssanyu Lingi Mu Nsi Zonna

 


Ssanyu Lingi Mu Nsi Zonna Mulokozi azze,
Tuyimbe nnyo, Tujaguze,
Yesu ly’erinnya lye, Yesu ly’erinnya lye,
Yesu, Yesu ly’erinnya lye.


Ye afuga ensi zonna, Tetwonoona nate,
Tumweyune, Omulokozi,
Tusinze erinnya lye, Tusinze erinnya lye,
Tusinze, Tusinze erinnya lye.


Ekitiibwa kye ekingi ennyo, kibuna ensi zonna,
Amaanyi ge, Buyinza bwe,
Agulumizibwe, Agulumizibwe,
Olw’okwagala kwe okungi ennyo.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *