Beela Nange Obudde Buzibye

 


1.Beela Nange Obudde Buzibye, Enzikiza Ekwata beela nange,
Silina nze mubbezi mullala, wabbela abanaku nange mbbela.


2.Obudde bwo bulamu buzibba, bwaka katono nebuwungella,
Byonna ebye nsi bifuka bitibwa, gwe atadibba ataffuka tonddeka.


3.Nkwetaga missana ne killo, kissakyo kyoka sitani kya atya,
Katonda wange, gwe ebijja ebille, musana bwegwaka beela nange.


4.Silliko kyentya Yesu nga wooli, beela nange mpagula ebbibi,
Owomesa amaziga nenaku, entana nafuba okuffa kuffu.


5.Nze bwendiba nga natera okufa, omasse masse Nga munzikiza,
Ondowozeese essanyu n’engule, mu bulamu mu kufa tondeka.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *